Kikomando - Irene Ntale

Kikomando - Irene Ntale

Год
2016
Язык
`suahili`
Длительность
195340

Poniżej tekst piosenki Kikomando , wykonawca - Irene Ntale z tłumaczeniem

Tekst piosenki „ Kikomando ”

Oryginalny tekst z tłumaczeniem

Kikomando

Irene Ntale

Uuh oo uuh oo

Oooo oo

Ye ye ye

Respect to the one ghetto president, from Irene Ntale

Respect to the one ghetto president ne dance ku mapeesa

Bwenali ' omuto nalotanga bingi

Okuvuga amamotoka nesente nyingi

Ngamanyi bilimpa amassanyu mangi

Naaye nkizudde byonna byonna kwelimba

Nenzijukira ebigambo bya maama

Nti mwana wange obulamu kya beeyi

Nebwofuna okatono kaba ka muwendo

Bwobanga okalya nosobola okwebaaka

Essanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligenda

Ensi yo bwetyo gwe bwoba nga okaaba

Kaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka.

Bwofuna ekikumi kirye

nemeeme egume

Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo

Enaaku enumma, ensi eno enyiga

Naaye negumya, nga’omukyala

Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando

Nolowooza katonda yakwerabila

Baka abagagga bangi

ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda.

(Hoo)

Tewaali ayagala mubeera embi

Naaye ebizibu bya ' ensi bwebityo

Toganya kusigala mu mbeera embi

Ela fuuba obeere omusanyuffu

Buli wamu mubulaamu eliyo embeera embi

Nnemwabo bewegombesa

Nabazilina balaba ku mbeera embi

Lywakuba tebalaga

nze oli bwandaaba, ayinza okugamba nti

Eeh maama, abo abo bamala

Motoka avuga, ye' ki kyatalina natamanya nti nange mba nebizibu byange

Nange nyolwa waamu nokunyigirizibwa

mumutima lwakuba nsilila

Bwofuna ekikumi kirye, nemeeme egume

Nange gw’olaaba azilina nange bwentyo

Enaaku ennuma, ensi eno enyiga

Naaye negumya nga ' omukyala

Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando

Nolowooza katonda yakwerabila

byaka abagagga bangi, ela bevuuga

Enkoko balya naaye tegenda.

Ooooohh oooh oo

Obulamu lugendo olujudde amakoona

Byetusubila atte sibyetusanga

Eyo gyensula gyempita ewaaka

Naaye oluusi ndowoza tewaddika

Naaye oluusi kimalamu amanyi nga gwoyagala akujjukiza byayitta

Kyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisa

Nzijukila,

Bwenawulila ebidongo nagendanga

Nze ne 'mikwano gyange nga tubala

Naaye kati obuvunyiizibwa bwampamba

Ela lwenkimanya nti zikusooka

Bwofuna ekikumi kirye

nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo

Enaaku enumma, ensi eno enyiga

Naaye negumya nga' omukyala

Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando Nolowooza katonda yakwerabila

Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda.

Bwofuna ekikumi kirye

Nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo

Enaaku enumma, ensi eno enyiga

Naaye negumya nga' omukyala

Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando nolowooza katonda yakwerabila

Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda.

Ponad 2 miliony tekstów piosenek

Piosenki w różnych językach

Tłumaczenia

Wysokiej jakości tłumaczenia na wszystkie języki

Szybkie wyszukiwanie

Znajdź potrzebne teksty w kilka sekund